BOBI WINE AGAMBA NTI AMAGGYE NE POLIISI BETOOLODDE AMAKA GE

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Agava e Magere galaga nga Uganda Police Force n’eggye lya Uganda People’s Defence Forces – UPDF bwebayiye abasajja baayo abawanvu n’abampi mu maka geyavuganya ku kifo ky’obwa Pulezidenti era Omukulembeze w’ekibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine nga ebula olunaku lumu lwokka Pulezidneti Yoweri Kaguta Museveni okulayira.
Hon. Kyagulanyi kino akikakasizza era nategeeza nti n’abawagizi be babadde balina okulabikako mu Kkooti y’amaggye leero okuwulira okusaba kwabwe okwekweyimirirwa wabula Kkooti tebaddeyo.
Share.

Leave A Reply