Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,051 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Bobi Wine agabudde abasula ku nguudo ekyeggulo

January 2, 2024 · Mubiru Ali

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Ekiro ekiyise, twakyaddeko ku nguudo zo mu Kamapala okugabana ekyokulya n’abantu baffe abatalina webabeera. Oyo yekka eyali asuzeeko enjala oba nga talina kyakulya oba eyali asuzeeko ku luguudo yayinza okutegeera obulumi abantu bano bwebayitamu. Twalowoozezza nti kirungi okugabana n’abantu bano ekyeggulo ekisooka mu mwaka wamu nokwogerako gyebali ebigambo ebizzaamu essuubi kuba bajja ku nguudo olw’ensonga ezenjawulo. Abantu bano balina okulowoozebwako nga tuteekerateekera Eggwanga Bannansi bonna mwebaneyagalira.”