Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 110 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Bobi Wine adduse kiromita 25 n’abawagizi be mu Amuria

November 14, 2020 · Mubiru Ali
Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine asazeewo okukajjuza nga ava mu ttawuni y’e Amuria okugenda mu Orungo County okwogerako eri abawagizi be.
Kyagulanyi agamba nti abadde tasobola kwogerako eri abawagizi be ttawuni y’e Amuria nga ekifo kyebafunye kibadde kiromita 15 okuva mu ttawuni, bwalabye abawagizi be nga badduka okugenda wagenda okwogerera nabo naye kwekusalawo obutabalekerera nadduka nabo.