Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 320 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Bobi totuvangamu – ab’e namawojjolo

February 18, 2019 · Mubiru Ali

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine, olunaku lw’eggulo bweyabadde ava okuziika Bishop Bamwoze e Jinja abantu b’e Namawojjolo bamusazeeko ababuuzeeko nga bwebayimba People Power Our Power bwebatyo nebatandika okumutonera ebintu eby’enjawulo omwabadde Ssente, eby’okunywa, enkoko enjokye, n’ennyama enjokye. Aba Boda Boda bo basazeewo kumuwerekera okuva e Jinja okutuuka e Kampala era bwatyo nabazuubiza obutabayiwa nga alemera ku nsonga eziruma abantu.