Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 326 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Black Skin eyawandiika oluyimba lwa gyenvudde akwatiddwa

November 28, 2021 · Mubiru Ali
#Wolokoso;
Producer Eno Beats avuddeyo nategeeza nga omuwandiise w’ennyimba Black Skin bweyakwatiddwa olunaku lw’eggulo ku ssaawa nga kumi ez’olweggulo nga ebyamukwasizza byekuusa ku byeyayogera mu katambi kano; https://youtu.be/n4sBPjDt8Io ku luyimba lwa Gyenvudde wiiki bbiri eziyise nga agamba nti Bebe Cool teyamusasula luyimba luno lweyawandiika. Bwatyo yagenda mu maaso nafulumya ne demo gyagamba nti yagikola emyaka 5 egiyise