Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 194 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Bishop Ssemwogerere alondeddwa okugira ngatambuza emirimu gy’essaza lya Kampala

April 8, 2021 · Mubiru Ali
Bishop Paul Ssemogerere ow’essaza lya Kasana-Luweero alondeddwa nga akulira ekisomesa (apostolic administrator) owa Kampala Archdiocese.
Ono agenda kubeera nga addukanya emirimu gy’amassaza gombi okuli erya Kasana – Luweero n’erya Kampala okutuusa Pope bwanalonda Ssaabasumba omulala anaddira Ssaabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga.