Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,433 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

Bishop Kaggwa ajaguzza emyaka 25 mu buweereza

June 24, 2020 · Mubiru Ali

Olunaku olwaleero Omusumba w’esazza ly’e Masaka eyawummula Kitaffe mu Katonda John Baptist Kaggwa lwawezeza emyaka 25 nga aweereza Omukama era missa eyekitiibwa ye kennyini yagikulembeddemu ku luttiko e Kitovu
Bishop Kaggwa asabye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni lwakiri ayingezeeyo okulonda okumala emyaka ebiri Bannayuganda basobole okulonda byebamanyi.