Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
Bill bord ekubye ennyumba eziwerako e Wakaliga
September 2, 2019 · Mubiru Ali
Abatuuze abawerako mu zzooni 8 e Wakaliga okuliraana amaka ga Lord Mayor Erias Lukwago gebakaaba gebakomba oluvannyuma lw’ekipande ekinene (Bill board) okuggwa ne kikuba amayumba agawerako mu nkuba etonnye olw’eggulo lwaleero. Mpaawo muntu afudde wabula abalumiziddwa baddusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka.