Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 294 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Big Eye tolina mugaso ku nsi – Don Zella

September 24, 2019 · Mubiru Ali
Eyaliko muninkini wa Ibrahim Mayanja aka Big Eye StarBoss Nalongo Sheila Don Zella naye avuddeyo neyegatta ku balwanirira Ronald Mayinja nga naye alumbye Big Eye; “Mozey Radio yafiira bwereere singa ggwe wafa, oli kikolimo, nabadde sigenda kukuddamu naye gwewandeetedde okuddamu. Singa wasirise natobaako kyoyogera wandivuddeko ki? Bwebiba nga ebintu bitambula bulungi lwaki waddukira e Bungereza? Lwaki toli mu Yuganda? Lwaki ogezaako nnyo okulumya abatalina olwokuba ggwe bikutambulira bulungi ewuwo? Olowooza ebyo byoyogera binakufunira erinnya? Kyekiseera odde engulu olowooze ku biki byowandiika oba byoyogera. Mukadde kano oli muvundu nnyo okumanyiira Mayinja.”