Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,655 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Betty Kamya asunsuddwa ku kifo kya IGG

August 21, 2021 · Mubiru Ali

Kaliisoliiso wa Gavumenti omuggya Beti Olive Namisango Kamya asunsuddwa Akakiiko akavunaanyizibwa kukusunla abantu abalondeddwa Pulezidenti aka Parliament’s Appointments Committee. AKakiiko kabadde kakubirizibwa omumyuuka wa Sipiilka Anitah Among.