Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Betty Amongi wakwesimbirawo ku kkaadi ya UPC
July 23, 2020 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Peoples Congress – UPC Micheal Osinde avuddeyo nategeeza Bannamawulire olunaku olwaleero nga Minisita w’Ensonga za Kampala Amongi Betty bwali wa Ddembe okuvugunya ku kifo ky’Omubaka wa Oyam South nga kkaadi y’ekibiina nti era Amongi yakima dda empapula okuva ku kitebe.