Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
News
Besigye aziddwayo ku alimanda okutuusa nga 7 March
February 21, 2025 · Mubiru Ali
Rtd Col. Dr.
Kizza Besigye wamu n’omuyambi we Hajji Obeid Lutale Kamulegeya, basomeddwa omusango gw’okugezaako okulya mu Nsi olukwe mu Kkooti y’Omulamuzi w’e Nakawa. Omulamuzi Ester Nyadoi abasindise ku alimanda okutuusa nga 7 March. Ono tabikiriza kubaako kyeboogera ku musango kuba gulina kuwulirwa mu Kkooti nkulu yokka.
Bya Christina Nabatanzi