Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
Besigye awera nkolokooto.
October 16, 2015 · Mubiru Ali
Oluvannyuma Lwa eyaliko Pulezidenti wa FDC col Dr Kiiza Besigye okuteebwa ku kakalu ka police e Naggalama gyeyabadde aggaliddwa eggulo, Era olwateereddwa akawungeezi ka jjo n’awera nga bw’akyajeemera police paka nga Banna Yuganda beddizza obuyinza.
Bino abyogeredde mu Makage e Kasangati mu lukungaana lwa lwa Bannamawulire lwayise enkya ya leero.