Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 427 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Besigye awagira Dr. Stella Nyanzi ku kyokweyambula.

April 21, 2016 · Mubiru Ali

Col Dr Kizza Besigye agamba nti awagira ne sekuwagira yenna ekya Dr. Stella Nyanzi okweyambula n’akunnumba bute mu kwagala woofiisi ye emuddizibwe.

Nga ayogerako ne Bannamawulire mu makage e Kasangati nga alaga obuzibu bwebaayiiseemu e Kabale.

Besigye agamba nti kituufu omuntu okulwanirira eddembe lye mu ngeri eyeemirembe wabula Dr. Stella Nyanzi yatyoboolwa nnyo nga alina kuyita mwekyo okulaga obulumi be.