Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,170 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

besigye atidde bobi wine – Opondo

February 19, 2019 · Mubiru Ali
Omwogezi wa gavumenti Ofwono Opondo ategezezza nga Dr. Kizza Besigye bwatidde abaana abato abazze mu by’obufuzi nga Bobi Wine kubanga bamumazzeemu amaanyi nga wano weyasinzidde nakola kabineeti eyiye.
Ono era ayongedde nakuba ebituli mu bukulembeze bwakulira oludda oluvuganya, Betty Aol Ocan nga agamba nti emirimu gya w’ofiisi ye gimulemye era talina na byakola wabula alinda biragiro okuva ewa Dr. Kizza Besigye.