Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,037 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Besigye asuubizza ab’e Luwero ekyuma ekikamula omubisi.

February 8, 2016 · Mubiru Ali

FB_IMG_1454927100452Avuganya ku ntebe y’obukulembeze bw’e ggwanga ku bendera ya FDC Col. Dr Kiiza Besigye asuubizza abantu b’e Luweero ekyuma ekikamula omubisi.

Besigye abadde ayanukula omulanga gw’abalimi b’ennaanansi mu Luwero mu kaweefube w’okuwenja akalulu. Omu ku balimi b’ennaanansi Joseph Kigongo agamba nti Pulezidenti Museveni azze asuubiza naye tewali kitambula.