Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 342 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Besigye asisinkanye Besigye e Moyo

July 7, 2019 · Mubiru Ali

Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye olunaku olwaleero asisinkanye omwana Dr Kizza Besigye! Maama w’omwana ono Komaa Juliet okuva ku kyalo Asia, mu Vurra Parish mu Moyo Town Council yagenda mu lukungaaba lwa Besigye ebisa gyebyamulumira. Ono yazaalibwa mu mwaka 2006 Besigye lweyakuba olukungaana nga anoonya akalulu k’obwa Pulezidenti e Moyo, Maama we nasalawo okumubbula mu Besigye.