Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 224 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Besigye asindikiddwa Luzira ku alimanda

May 25, 2022 · Mubiru Ali
Rt. Col. Dr. Kizza Besigye agaanye ekyokuyimbulwa ku kakalu ka Kkooti ak’obukadde 30 obwobuliwo akakwakulizo akamuweereddwa Omulamuzi w’eddala erisooka owa Buganda Road Siena Owomugisha.
Ono alagidde Munnamateeka we Erias Lukwago okujjulira ku kino mu Kkooti Enkulu nga bwalindirira ensala yaayo ngali ku alimanda mu Kkomera e Luzira okutuusa nga 16-July-2022. Ye Lubega Mukaku ne Yoweri Kintu bombi basindikiddwa e Luzira okutuusa nga 27-May, ate ye Ddereeva wa Besigye, Kato Fred ayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti akobuliwo ka kakadde kamu lwakukozesa bubi ekidduka wamu n’okulemesa Poliisi okukola omulimu gwayo.