Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 202 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Besigye akubye Poliisi ekimooni

May 13, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi n’amaggye olunaku lw’eggulo kyababuuseeko bwebabadde baziyiza Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Rtd Col. Dr. Kizza Besigye okufuluma ekitebe e Najjanankumbi wabula nabakuba ekimooni nga mu motoka taliimu ali busukka kubo abawuubirako.