Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 478 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Besigye agombeddwamu obwala.

October 15, 2015 · Mubiru Ali

Col Dr Kiiza Besigye agombeddwamu obwala enkya ya leero okuva wali mu Makage e Kasangati era n’atwalibwa ku Police y’e Naggalama gy’akuumirwa kati.
Kiddiridde okuba nti Besigye abadde agenda okukuba olukunngaana mu bukyamu nga okwo kwogasse n’okuggulawo office ya FDC e Kireka.
Mu ngeri y’emu n’omwogezi wa FDC Ssemuju Ibrahim Nganda naye akwatiddwa wabula Mukyala we Faridah Ssemuju ayisiddwa bubi nnyo abaserikale era bamuyulizza n’engoye.