Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 125 listening Simba FM Live

Besigye abanjizza Poliisi emotoka ye

October 31, 2022 · Mubiru Ali

Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye alabiseeko mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road nga asaba kkooti emuyambeko okuwaliriza Uganda Police Force okumuwa emotoka ye gyeyakwata bwebaali bumukwata olwokwekalakaasa olw’ebbeeyi y’ebintu eyali esusse ogwomulamuzi ng’era alumiriza Gavumenti obutakola kimala.