Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 779 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Benz etomedde Boda Boda nekwata omuliro

June 9, 2019 · Mubiru Ali
Omugoba wa Benz nnamba UBD 587L yatomedde owa Boda Boda e Nakawa ku Spear, ye owa Boda Boda nabuukako okutaasa obulamu wabula Piki piki eyabadde egudde wansi w’emotoka nga kigambibwa nti Ddereeva wa Benz yabadde atamidde yagikuludde okutuuka ku luguudo lwa Ntinda II ekkoona nerimulemerera neggwa mu mumwala.
Omukozi kussundiro ly’amafuta eririnanyeewo agamba nti olwokuba piki piki yabadde agiwaluridde ku kkolaansi yabadde etandise okukwata omuliro mpola, bayagadde okugenda okutaasa naye nga nnyini motoka yabadde atamidde nnyo, nga alina n’emmundu ekyabatiisizza okumusemberera bwetyo nesirikka.