Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 282 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Beisgye yafunamu mbiro embeera ye tetiisa – Dr. Baryomunsi

January 27, 2026 · Radio Simba

Beisgye yafunamu mbiro embeera ye tetiisa – Dr. Baryomunsi

Minisita avunaanyizibwa ku byuuma bikkalimagezi, Tekinologiya n’Okuteekerateekera Eggwanga, Dr. Chris Baryomunsi nategeeza nti ebyo byonna ebitambuzibwa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye mulwadde muyi nnyo byappa era bulimba obuwedde emirimu.
Baryomunsi ategeezezza Bannamawulire nti Besigye yafunamu obuzibu bw’embiro gyebuvuddeko nga akyajjanjambibwa abasawo era n’akakasa nti kati embeera ye tetiisa era asobola okubeera mu kkomera.
#ffemmwemmweffe

Radio Simba News