Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 202 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Befudde abakozi ba National Water nebanyaga bukadde

April 5, 2021 · Mubiru Ali
ABABBI BATANDISE OKWEFUULA ABAKOZI OKUVA MU KITONGOLE KY’AMAZZI:

Abantu 4 nga kuliko abasajja 3 n’omukazi omu nga befudde abakozi b’ekitongole ekivunaanyizibwa ku mazzi ne kazambi ekya National Water and Sewerage Corporation – NWSC nga babadde ne yunifoomu bayingidde amaka nebawamba omufumbi nebamusiba olwo nebabba ebintu byawaka.

Uganda Police Force egamba nti bano bakuliise n’obukadde 85 okuva mu maka ga Munnansi wa China agasangibwa mu Lower Estate, Endinburg Avenue Kyambogo.