Beckham awereddwa emyezi 6 nga tavuga motoka

Eyaliko emunyeenye ya Bungereza ne Manchester United David Beckham awereddwa okuvuga emotoka okumala emyezi 6 lwakwogerera ku ssimu nga avuga.
Beckham 44, yakirizza omusango oluvannyuma lw’omutuuze okulaba mu November, 21-2018 bweyali avuga Bentley mu kibuga London. Ono yabadde alabiseeko mu Kkooti y’omulamuzi w’e Bromley mu, South London.
Ono yaweereddwa points 6 ku licence ye ekimuweesa ekibonerezo ky’obutaddamu kuvuga okumala emyezi 6.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Uganda eri mu kibinja A mu Africa Cup