Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Bebe Cool naawe tolina nnyimba kyabava bakubye obuccupa – Big Eye

https://youtu.be/EMUhqLXXgIY
Omuyimbi Big Eye StarBoss avuddeyo naddiza Bebe Cool omuliro; “Ndowooza Papa (Bebe Cool) naawe okukuba obuccupa kyabadde nti tolina nnyimba. Nawulira bubi nnyo bwewavaayo nogamba nti ekyankubya obuccupa kuba sirina nnyimba naye saasobola kukulaga busungu bwange kuba nkuwa ekitiibwa nga mukulu wange.
Kyali tekisaana kuva mu ggwe kuba kyali kyakweyagaliza nnyo okusinziira ku mbeera gyenalimu. Nali nkusuubira okwetonda mu kadde ako oba okuvaayo okuvumirira ekikolwa kino. Tewavaayo kulowooza ku mbeera eno gyeyali entwala, kuba mu kadde kano wenali nzijja ekikumi wayonooneka nga kati natera kutunda byange nsobole okusasula amabanja gendimu wamu n’okweyimirizaawo.
Mu byonna tekiba kirungi kusaagira mu mbeera ya munno gyabeera ayitamu. Nze nkusaasidde nga walabye Papa.
National Resistance Movement – NRM for ever”

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort