Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 319 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

bebe cool awadde nantaba amagezi

March 29, 2019 · Mubiru Ali

Omuyimbi Bebe Cool avuddeyo nawa Omubeezi wa Minisita wa Tekinologiya era nga ye Mubaka omukyala owa Kayunga Hon. Aidah Nantaba amagezi; “Munange wadde nga buli omu ategeera ensonga yo ey’ebyokwerinda, kyandibadde ky’amagezi n’ovaayo newetondera ab’ennyumba ya Ssebulime kuba okutya okwo kwekwavuddeko okutta omusajja atalina musango.
Tuula wansi ne Poliisi ya Yuganda muteekewo ensawo egenda okuyamba abaana ba Ssebulime okusoma wamu n’ebyetaago byabwe.
Byonnyonyola bijja kukola nnyo amakulu singa olaga omutima ogw’ekisa newetonda.”