Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo wano e Bukoto ku Simba.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 173 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Bebe Cool alangidde Mayinja gyeyava

September 22, 2019 · Mubiru Ali

Bebe Cool avuddeyo ku mukutu gwe ogwa Facebook nalumba muyimbi munne Ronald Mayinja olw’okuyimba oluyimba bizeemu mu maaso ga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku kivvulu kya Catherine Kusasira Sserugga; “Ronald Mayinja ow’egyekinaana ne Ronald Mayinja owaleero. Leero tugenda kwogera ku kusiima n’okukola ennyo. Nze nga nze nebaza Ronald Mayinja olw’okukola ennyo okubeera obulungi leero era musabira akisomesa n’abavabuka abalala ng’abalaga bweyakikola okukyuusa embeera ye eya 1980 okudda mu bulamu leero bweyeyagaliramu. Kirungi okujjukira gyewava okusobola okusiima woli leero.
Singa ddala bizeemu, Mayinja wadifaananye otya!?”