bebakutte n’ebintu ebibbe babakubye mizibu

Abatuuze bavudde mu mbeera nebakuba abavubuka babiri emiggo egibuze okuboosa omuliro.
Hakim Ssengooba nga mutuuze w’e Kawempe mu Kiganda zoobi ne Enock Ssennyonjo ow’e Nakawuka bebakubiddwa emiggo emizibu oluvannyuma lw’abatuuze okubasanga n’ebintu ebibbe era nga Poliisi yasanze obuzibu okubataakuluza ku batuuze ababadde besomye okubamiza omusu.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Poliisi egamba nti ennamba eyali ku piki piki ya Ssebulime siyaayo