Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 347 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Bbo Ababaka ba NRM okuva mu bitundu ebirala Poliisi tebakwata? – LOP

May 26, 2022 · Mubiru Ali
Okulonda kugenda mu maaso mu Omoro County wabula ngabalonzi tebajjumbidde kulonda kuno. Abntu abasoba mu 38,000 babasuubirwa okwenyigira mu kulonda kuno.
Ababaka ba @National Resistance Movement okuva mu bitundu ebirala wamu n’abakungu okuva ku kitebe kya NRM balabiddwako mu Omoro nga akalulu kagenda mu maaso nga mpaawo abakuba ku mukono, lwaki bbo ab’oludda olvuganya bakwatibwa nga Poliisi egamba nti bavudde mu bitundu ebirala okujja okutaataganya okulonda?