Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 746 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

bbanka mu kuggalawo bbanka teyagoberera buwaayiro obumu – cosase

February 21, 2019 · Mubiru Ali

Katuntu; Emirimu gya Crane Bank kyasalwawo giteekebwe mu mikono gya Bbanka Enkulu nga 20-October-2016, Bo ababalirizi b’ebitabo nebalondebwa nga 28-October-2016 ate olwo Alipoota ku by’obuggaga n’ebintu ebirala yo nefulumizibwa nga 13-January-2017. Bbanka eno yatundibwa nga 25-January-2017.
N’olwensonga eyo, akakiiko kakizuula nga ne ku Bbanka endala bwekakizuula nti Bbanka enkulu teyagoberera bintu birambikibwa mu kawaayiro 89(3), Financial Institutions Act, 2004.