Breaking
News: Minisitule yebyentambula ngeri wamu ne Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka batandise okukebera emotoka ennene okukakasa nti zisaanidde News: Omubuka akiikirira Nyendo-Mukungwe mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform, Hon. News: Tamale Aloysius aka Young Mulo ne munne Mugisha JohnBosco baweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 150 lwakutta bavuzi ba booda booda nokubba
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 321 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

bbanka enkulu eriyirire GTB, NBC ne Crane Bank – Katuntu

February 25, 2019 · Mubiru Ali

Alipoota y’akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku kulondoola emirimu gy’ebitongole bya Gavumenti aka COSASE akakulemberwa Omubaka Abudul Katuntu kavuddeyo nakategeeza nga Bbanka enkulu ey’eggwanga bwerina okuliyirira wamu n’okusasulira ensimbi ezafirizibwa Bbanka ezaggalwa okuli Global Trust Bank, National Bank of Commerce wamu ne Crane Bank Limited.

Akakiiko kano kanenya Bbanka enkulu olw’okulemererwa okukola embalirira ku by’obuggaga bwa Bbanka zino nga tezinaggalwa ekyazireetera okufirizibwa ensimbi.