Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
bbanka enkulu erina okutereeza ekitongole ekirondoola emirimu – cosase
February 21, 2019 · Mubiru Ali
Katuntu; Bbanka enkulu erina okuvaayo eteereze ekitongole kyaayo ekirondoola emirimu gya Bbanka entono esobole okuzuula ensobi zonna ezibaawo mu budde. Kino kiyinza okugyetaagisa okuteekamu ennyo nga okufuna abakozi, wamu ne tekinologiya ali ku mulembe.