Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 49 listening Simba FM Live

Bbaasi za NRM zirabiddwako e Kayunga

December 14, 2021 · Mubiru Ali

Coaster za National Resistance Movement – NRM zirabiddwa mu Ttawuni y’e Kayunga nga zirindirira okutambuza abawagizi ba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okubatwala mu nkungaana za Andrew Muwonge akwatidde ekibiina bendera ku kifo kya Ssentebe wa Disitulikiti y’e Kayunga.