Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Bbaasi ya Swift Safaris egudde e Mbarara
April 18, 2019 · Mubiru Ali
Kigambibwa nti abantu abawerako balumiziddwa bya nsusso oluvannyuma lwa bbaasi ya kkampuni ya Swift Safaris nnamba UAT 395C bwekubye ‘hump’ neremerera omugoba waayo neggwa e Kitojo mu Disitulikiti y’e Sheema ku luguudo oluva e Kasese okudda e Bushenyi.