Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 251 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Bbaasi ya kkampuni ya Global esangiddwamu ebyamaguzi ebitalina mpapula

November 21, 2018 · Mubiru Ali
Aba Customs baliko ebyamaguzi byebakwatidde ku Bbaasi ya kkampuni ya Global nnamba UAT149R nga eno ebadde eva Mbarara okudda e Kampala. Kigambibwa nti bbaasi ebaddeko bbokisi kkumi ez’ebintu wabula nga tebirina mpapula zibyogerako.
Ddereeva wa Bbaasi eno abadde agezaako okudduka era Poliisi negigoba era kati Bbaasi ewerekerwako Military okutuuka e Kampala.