Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
Bbaasi ya KK Travallers
November 16, 2018 · Mubiru Ali
Bbaasi ya Kkampuni ya KK Travelers nnamba UAU 549P yakumiddwako omuliro oluvannyuma lw’okutomera Omumyuka wa Ssentebe wa LC1 ow’e Yivu mu Arivu Sub-County mu disitulikiti y’e Arua. Akabenje kagudde ku luguudo oluva Arua okudda e Nebbi e Enzeva okuliraana omugga ggwa Alaa.