Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 136 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Bbaasa wa Pulayimale atemuddwa – Kiboga

December 12, 2016 · Mubiru Ali

Police e Kiboga eri ku muyiggo gwa batamanyangamba abasse bbaasa w’essomero lya Pulayimale mu kibuga ky’e Kiboga .

Nakito Annet nga abadde bbaasa  wa Delta Primary School erigangibwa mu Kibuga ky’e Kiboga yatemuddwa abantu abatannategeerekeka akawungeezi akayise nga baamusanze mu nnyumba  ye

Police egamba nti kyandiba nga bano abatemu baateberezza Nakitto okuba ne ssente eziwera mu nnyumba ye era wano kwekumulumba nabamumiza omusu.  Kitalo !