BAZE BASSE MUTTE MULIMBA – MUKY. SSERUBOGO

Pinterest LinkedIn Tumblr +
 
Emiranga, ebiwombe nekiyongobero bibuutikidde amaka gabadde Ssentebe wa Kayunga Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Ffeffekka Sserubogo Muhammad agasangibwa e Mukono eyasangiddwa ngalengejja ku muti gwa ffene. Namwandu agamba nti tekisoboka bba kuba nti yetuze wabula agamba nti waliwo abamusse.
Share.

Leave A Reply