Radio Simba – Ennene

Broadcasting from Kampala on 97.3 FM

Batugaanye okulaba ku Kyagulanyi ne Zaake

Posted: August 16, 2018
Category: Latest News

Omubaka Allan Ssewanyana agamba nti basisinkanye omudumiizi w'ekibinja eky'okuna eky'amaggye Brig. Kanyesigye nga Ababaka ba Palamenti abasindikiddwa wabula tabawadde lukusa kwogerako na Hon. Kyagulanyi ne Hon. Zaake. Agamba nti abagambye e Kkooti y'amaggye egenda kutuula e Gulu akadde konna olwaleero mu nsonga ya Kyagulanyi ate ye Zaake akyali mu ddwaliro. Ate bbo ababaka okuli Karuhanga, Mwiru ne Wadiri bali mu kkooti ewulira emisango gyabwe.

Hey, like this? Why not share it with a buddy?

Leave a Reply

ON AIR

  • MUKULIKEEYO
    with Radio Simba
    Thursday, 4:00 pm - 6:00 pm
    Our evening drive show, featuring the best in humor, music, fun and entertainment. Listen as you smile and laugh as you head home. Hosted by Kakos Lubuto Kyooto with Kajabuzi Ssabakaaki. x

Related Posts

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort