BATENDESE POLIISI OKULWANYISA OBUSEEGU

Akakiiko akalwanyisa okusaasanya obuseegu aka Pornography Control Committee (PCC) katandese abasirikale ba Uganda Police Force 200 mu Kampala n’emiriraano Kampala Metropolitan Police.
Akakiiko kano aka PCC kalimu ebitongole bya Gavumenti eby’enjawulo omuli; Ministry of Gender, Labour and Social Development, Ministry of Health- Uganda, Ministry of Education and Sports Uganda, Creative Arts Industry wamu n’abakiise okuva mu bitongole by’ennono eby’enjawulo.

Leave a Reply