Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 321 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Batemyeko omukazi omutwe n’omukono – Kyankwanzi

April 13, 2017 · Mubiru Ali

 Police e Kyankwanzi eri ku muyiggo gwa bantu abatannategeerekeka abakkakkanye  ku mukazi nebamutemako omutwe ssaako n’omukono gumu n’oluvannyuma ekiwuwudu nebakisuula ku kkubo . 

Ekiwuduwudu ky’omukazi ono atannatgeerekeka mannya naye nga atemera mu gyobukulu 20 abatuuze booku kyalo Lutongo ekiri mu gombolola y’e Butenga ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Kyankwanzi bakiguddeko ku makya ga leero .