Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne
Bataano bakubiddwa amasasi e Kassanda
October 2, 2018 · Mubiru Ali
Abantu bataano badusiddwa mu ddwaliro ly’e Mubende Regional Referral Hospital nga bali mu mbeera mbi. Kigambibwa nti bano baakubiddwa abaserikale ba poliisi y’e Kakungube mu disitulikiti y’e Kassanda amasasi mu kiro ekikeesezza olwaleero, nga entabwe eva ku nkaayana z’ettaka.