Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 349 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

bataano bafiiridde mu kabenje

January 15, 2019 · Mubiru Ali

Kitalo!
Kigambibwa abantu 5 bandiba nga bafiiridde mu kabenje akaguddewo ekiro ekikeeseza olunaku olwaleero oluvannyuma lwa Ambulence okutomeregana ne Trailer ku luguudo lwa Queensway-Entebbe. Kigambibwa nti owa Ambulance eyabadde atwala omulwadde ali obubi ennyo yakozesezza oluguudo lwa one-way oluva e Kibuye okudda e Kampala gyeyasisinkanye Trailer eyabadde edda Entebe. Kigambibwa nti omulwadde wamu n’abasawo bafiiriddewo ye Ddereeva wa Trailer yadduse.