Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 441 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

basudde omulambo mu kibira e wakiso

January 21, 2019 · Mubiru Ali

Abatuuze ku kyalo Ssenge mu Disitulikiti y’e Wakiso baguddemu eky’ekango bwe bagudde ku mulambo gw’omusajja atannamanyika nga gusuuliddwa mu kibira kya kalittunsi.
Gusangiddwako ennyondo n’emitwalo 2 wabula nga tegulina wadde ekiwandiiko. Poliisi okuva e Wakiso eggyewo omulambo ne gutwalibwa mu ddwaliro ekkulu e Mulago ng’okunoonyereza ebikwata ku mugenzi bwe kugenda mu maaso.