Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 256 listening Simba FM Live

Bassentebe ba NRM e Kayunga bafunye eggaali

September 2, 2020 · Mubiru Ali
Bassentebe ba National Resistance Movement – NRM ab’ebyalo mu Disitulikiti y’e Kayunga basanyufu okukira akimezezza okw’enjala oluvannyuma lw’okuweebwa eggaali zimaanyi gakifuba 480 zibayambe kukunoonya akalulu k’ekibiina.
Ba Ssentebe abakulembeddwamu Moses Kaliisa Karangwa bakuutiddwa obutakyuusa langi zaggaali zino wamu n’okubukozesa mu mirimu gy’ekibiina.
Bbo Bassentebe abagambibwa okuba nga beegatta ku bibiina ebirala tebaweereddwa ggaali zino wabula basazeewo okuziwa abalala abali ku bukiiko bw’ebyalo.