basse dj e nebbi lwabutabakubira nnyimba zebaagala

Omuyizi wa Siniya ey’okusatu ku ssomero lya Parombo Secondary School ono nga abadde akola nga DJ mu Disco hall emu mu Akworo Sub-County e Nebbi attiddwa. Jerry Okirwoth yatiddwa abaddigize ababadde bataamye obugo  oluvannyuma lw’okugaana okubakubira ennyimba zaabwe ezibanyumira.

William Bob Labeja, RDC wa Nebbi avuddeyo nanenya banannyini kifo olw’okulemererwa okuwa Dj obukuumi, bwatyo nategeeza nga bwagaddewo ebifo byonna byebakubiramu endongo mu Akworo olwokuba bisusseemu abamenyi b’amateeka nga abantu 5 mu wiiki eyise bebatiddwa.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
crane bank bagitunda ku bbanja