Basindikiddwa e Luzira

Fred Ssentamu Nnyanzi amanyiddwa nga Chariman Nnyanzi, David Lule ne Julius Katongole basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi w’eddaala erisooka owa Buganda Road Esther Nahirya nebasindikibwae Luzira.

Bano bavunaanibwa okwenyigira mu kwekalakaasa okwaliwo nga kuwakanya omusolo ku Mobile Money ne Social Media ku Consititutional Square ne bakulembeddwamu omubaka wa Kyaddondo East Kyagulanyi Ssentamu Robert.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
abafiirwa abantu baabwe mu nnyonyi bandiriyirirwa