Basimattuse okufiira mu nabbambula w’omuliro

Abatuuze mu bizinga by’e Ssese basimattuse okufiira mu nabbambula w’omuliro akutte amayumba mu kiro ekikeesezza olwaleero.
Ebintu byabukaddenabukadde byebitokomose  mu njega eno.

Omwogezi wa Police  mu kitundu kino Lameck Kigozi agamba nti omuliro guno gulabika gwavudde ku sigala nga waliwo omuntu ayamunywedde n’asuula akatund awantu ekivuddeko akasandali kano.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
URA yakutunda ebintu ku nnyondo