‘Bashir tujja kumuwa obubuddamu’ – Minisita Okello Oryem

Minisita Okello Oryem bwabadde ayogerako eri ababaka abatuula ku kakiiko akavunaanyizibwa ku nsonga z’ebweru; “Yuganda netegefu okuwa eyabadde omukulembeze wa Sudan Omar al-Bashir obubuddamu singa avaayo natuwandiikira nga asaba tumubuddamye. Olwokuba nti y’omu kubaali abasaale mu nteeseganye okuzza emirembe mu Sudan eyamaserengeta.”

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Munnakisinde kya People Power omulala wangudde obwa Guild e Nkumba